logo-black

Kyusa Endabika

Enfaanana


Entuuza


Akaawula ebitundu

Londako okebere enfaanana
×

Ebyaffe Ebitukwatako

TULI BAYANJA


Tukwaniriza ku mutimbagano gw'ekikka ky'Omutima. Tuli bayanja abeddira omutima. Ekikka ky'Omutima kyekimu ku bikka by'Abaganda ataano mu ebibiri (52). Wano weewali ebyafaayo byaffe byonna amawulire, ebirango, obubaka bwa Jjajja Namugera Kakeeto, nabyonna ebikwata ku bigenda mu maaso mu kikka.
Tukwagaliza okulambula obulungi.

Ebisingawo

Ate Tuli banjawulo!

  • Tuli bamalirivu
  • Tuli bakozi
  • Tuli beerufu
  • Tulina okwagala
  • Tufaayo eri abalala

Obukulembeze obw'okuntikko

Abakulembeze

Ebigenda Mu maaso

Bye tukola (Projects)

BAYANJA DEVELOPMENT ASSOCIATION LTD

Eno kampuni eyetengeredde ey'e Kika ky'Omutima, Era nga bannyiniyo be bazzukulu ba Namugera Kakeeto bonna. Yatandikibwawo n'ekigendererwa eky'okusitula obulamu bw'abazzukulu mu by'obufuzi, eby'enfuna ne mu by'obuwangwa.

AB'OMUTIMA BUGANDA COPERATIVE SOCIETY LTD

Mu kulamaga okw'omwaka 2028, abyanja nga tusinziira ku butaka bwaffe twagunjawo SACCO eno okusobola okuyamba abazzukulu okwejja mu bunnya. Kati buli muyanja n'oyo atali basobola okwewandiisa ne batereka ssente, nebagula emigabo, ate era nebeewola.

BAZZUKULU BA NAMUGERA KAKEETO INITIATIVE LTD